menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
34 Views
Ab’e Bukasa bakoonye yunipooti ya poliisi ne bagikuba wansi lwa nkaayana ku ttaka

E BUKASA mu Bweyogerere mu munisipaali y’e Kira abantu bakoonye yunipooti ya poliisi nebagikuba ku ttaka lwa nkaayana ku ttaka okwaizmbibwa yunipooti eno.

Ab’oluganda lw’omugenzi Katumba Sulaiman balumiriza omukuza waabwe Bankoni Ssali okutunda ettaka lyabwe.

Poliisi erina beekuteko ku basudde yunipooti yaayo.