menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 hours ago
37 Views
Abasuubuzi abakolera ku luguudo lwa William bavudde mu mbeera lwa kazambi

Poliisi eyitiddwa bukubirire okukakkanya abasuubuzi abakolera ku luguudo lwa William mu Kampala ababadde bavudde mu mbeera olwa kazambi asusse okuba kulukutiramu.

Bano bagamba nti buli nkuba lw’ettonya babeera mu buzibu bwenyini kubanga emiddumu gyona gyabika olwo kazambi nadda ku ngulu.