menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
108 Views
Abasuubuzi b’e Iganga bekalakaasizza lwa kasasiro

ABASUUBUZI abakolera mu tawuni y’e Iganga bavudde mu mbeera lwa kasasiro asusse mu kitundu kyabwe.

Abasuubuzi batubuulidde bwe batakyafuna baguzi lwa olw’ekivundu ekiva mu kasasiro.

Poliisi yekakkanyizza embeera.