menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 2 weeks ago
397 Views
Abatuuze b'e Kasokoso tebalina webasuula kasasiro

Abatuuze b’e Kasokoso mu municipaali y’e Kira beekubidde enduulu eri abakulembeze mu kitundu kyabwe olw’obutaba nawakusuula akasasiro.

Bano bagamba kasasiro anaatera okuyingira mu mayumba gaabwe.