menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 hours ago
46 Views
Abayizi b’e Makerere beekalakasiza, poliisi ekutte 24.

Poliisi ekubye omuka ogubalagala mu bayize b’e Makerere abakedde okwekalakaasa ababadde bawakanya eky’okuggyawo okubawa emmere mu bisulo nga kati babawa ssente, okusoma olw’eggulo, okubongeza fiizi n’ebirala ebibaluma.

Abayizi 24 bebakwatiddwa okuli n’akulira abayizi ku Ssetendekero ono Salim Papa Were.