menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
111 Views
Buddu awuumye, Kabaka akuzizza amazaalibwa; ayogedde ku by’obutebenkenvu mu ggwanga

KABAKA Ronald Muwenda MutebI II ayogedde ku kiwamba abantu ekitandise okubuna mu ggwanga n’ategeeza nti ensonga yennyamiza.

Asabye abakwatibwako bonna okusitukiramu kyokka obutali butebenkevu nga buno n’abuteeka ku kulwawo okulonda obukiiko bwa LC ku byalo.

Bino abayogeredde ku mukolo gw’amazaalibwa ge ag’emyaka 63 e Kalungu mu Buddu.