menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 2 weeks ago
417 Views
Ettemu Ku Bakyaala: Omulambo g'womuwala omulala guzuuliddwa e Nyanama

Waliwo omulambo gw’omuwala omulala oguzuuliddwa mu bitundu bye Nyanama ku luguudo lw’e Ntebbe.

Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu gwanga Asan Kasingye omuwala ono atanategeerekeka manya yandiba nga yatugiddwa walala omulabo gwe n’egusuulibwa mu kitundu kino

Omutuuze w’omukitundu kino abadde akedde okukola yalabye omulambo kwekutemya ku poliisi.