menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 20 hours ago
84 Views
Lwaki temutwebuzaako? Ba nnansi batabuse ku ky’okuyimiriza akediimo kaabwe

Akediimo k’abajjanjabi bayite ba Nurse kazzeemu kigoye-weezinge, oluvannyuma lwa abamu ku bbo okwetemamu.

Ekivuddeko enjawukana eno, be bakulembeze b’abajjanjabi okusalawo okuyimiriza akediimo kebaalangirira nga tebebuziizza ku bannaabwe.

Abamu ku ba nurse bakedde kulumba ssentebe waabwe abannyonnyole kweyavudde okukola kino.