menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 2 weeks ago
286 Views
Nammungi w'enkuba asazeeko oluguudo lw'e Nakuwadde

Abatuuze b’e Nakuwadde basobeddwa oluvanyuma lwe nkuba okutonya mu kiro ekikeseeza olwa leero amazzi negajjula mu luguudo lwona.

Okusala oluguudo obadde olina okugyamu engatto oba okupangiisa muntu nakwettika nga abalala obweda bakozesa bodaboda.

Okwanjaala kwa amazzi abatuuze bakutadde ku bakola oluguudo okuziba emyala amazzi mwegaali gayita.