menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 hours ago
69 Views
Omuvubuka abadde asoma obusawo attiddwa e Ntebe

Poliisi eriko abavubuka bataano ab’ekutte ku byekuusa ku ttemu eryakoleddwa e Ntebe ku muvubuka James Lutaaya Ow’emyaka 23 eyabadde asoma obusawo e Mengo bweyatiddwa omulabo gwe negusuulibwa okulinaana amaka g’omukulembeze w’eggwanga.