menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 hours ago
33 Views
Poliisi yazinzeeko amaka e Kabowa, abavubuka basatu abasangiddwamu bakwatiddwa

Police y'e Kabowa mu Gombolola y'e Lubaga eriko amaka g’enzinzeeko mu zzooni ya Ssimbwa gyesanze tv ezisukka mu makumi anna eziteeberebwa okuba enzibe.

Mumaka muno musangiddwamu n’abavubuka basatu era bona tebamanyiddwa ku kyalo, bakwatiddwa.