menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 weeks 1 day ago
215 Views
Abakadde e Lwengo batadde gavumenti ku nninga ku ssente ze yabasuubiza

Abakadde abasoba mu 100 mu district y’e Lwengo bavudde mu mbeera n’ebalumba ebitebe by’amagombolola gaabwe nga baagala kumanya lwaki bbo tebafuna ssente z’abakadde ezaabasubizibwa.

Abakadde bagamba nti balinze b’ekikwatako okubaleetera sente zaabwe naye bagenze okulaba teri yenyeenya nabo kwekusitukiramu.