menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
456 Views
Abayimbi e bukomansimbi bakalaatidde abayizi okunyeza emisomo

Abayimbi batandise kawefube w’okugenda mu masomero okusomesa abayizi omugaso oguli mu kusoma n’engeri y’okukulaakulanyamu ebitone byabwe.

Abanyimbi bano abakulembeddwamu Mesach Ssemakula ne Ronald Mayinja bategezeeza nga abaana bangi bwebadduse ku kusoma nga beerimbika mu kuyimba.