menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 1 week ago
171 Views
Abayizi bakoze bulungi mu bibuzo bya p7 ebyafulumye

Ekitongole eky’ebigezo mu ggwanga kitegezeza ng’omuze by’okubba ebigezo bwegufuufe ekizibu ekirina okulwanyisa bunnambiro.

 

Bino okubyogera babadde bafulumya byavudde mu bigezo by’omwaka okuwedde eby’eky’omusanvu.

 

Ebigezi bya bayizi 2,559 byebikwatiddwa nga bateeberezebwa okuba nga baenyigira mu bubbi bw’ebigezo.