menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 2 weeks ago
995 Views
Ab'e Bugiri beekalakaasizza olw'embeera y'oluguudo

Abatuuze e Naminagwe e Bugiri bakedde kwekalakaasa lwa luguudo lwabwe oluli mu mbeera embi.

Bano basimbye ebitooke, ebikajjo n’ebintu ebirala mu luguudo luno nebategeeza nga bwerutasaanidde kuyitibwamu kubanga terulina njawuli na nnimiro.