menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 2 weeks ago
702 Views
Ab'eby'obulamu e Iganga bagadde amaduuka agatalina zi kabuyoonjo

Aby’eby’obulamu mu gombolola Buyanga mu district ye Iganga nga bali wamu ne poliisi y’e Idudi bakoze ekikweekweto mwe baggalidde amaduuka agasukka mu makumi 20 olw’obutaba na akabuyonjo mu tuwuni y’e Idudi.

Bano era baliko n’enkkoko ezimu eziboyeddwa kubazikalirira olw’okuzitundira mu kiffo ekikyaafu.

Kino bakikoze okulaba nga balongoosa eby’obulamu n’obuyonjo mu kitundu.