menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 1 day ago
204 Views
Akediimo k'abasao kayingidde olunaku olw'okuna

Akadeemo k'abasawo kayingidde olunaku olw'okuna, bano batukakasiza nga akadeemi kabwe bwe kakyagenda mu maaso okutuusa nga baliko webatuusa n’okukaanya ne gavumenti kunosnga ezabiviirako okwediima.Wano mu Kampala Loodi meeya Elias Lukwago nga ali neba kansala balambudde amalwaliro okulaba embeera nga bweri kyoka kibaweddeko okusanga abalwadde nga bali mu kulaajana.Ate ku dwaliro e Ntebe abayizi bebali mukujanjjaba abalwadde nga n’e Jinja ku ddwaliro ekkulu abalwadde baweddemu esuubi nti bandifiirwa obulamu bwabe.