menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 2 hours ago
87 Views
AKEDIIMO KONGEDDE OKUBIJJA: Abayizi abasoma obusawo ssibaakudda ku mirimu

Embeera mu malwaliiro ga gavumenti egenda kwongera okwonooneka kubanga abasawo abakola nga bwebatendekebwa oba intern doctors nabo batubuulidde nti balekedde awo okukola.

Abasawo-bayizi bagamba nti bakooye abakulu ababatiisatiisa nga bwebajja okugaana okubawandiisa ng’abasawo abajjuvu ssinga beegatta ku basawo abali mu kwediima.

Mu malwaliro agamu nga Mubende abalwadde bagaduseemu kubanga bakikakasizza teri agenda kubayamba