menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 1 week ago
295 Views
Asimattuse abatemu poliisi emununudde omwana mu basamize

Poliisi etaasiza omwana ku basamizze ababadde bagenda okumusadaaka mu district y’e  Kalungu.Omwana ono ow’emyaka omwenda yabibwa ku kyalo ky’e Ntete mu district y’e Kayunga nga abadde yagalirwa mu Ssabo.Poliisi tesobodde kukwata musamize oluvanyuma lw’okutemezebwako nadduka.