menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 days 13 hours ago
170 Views
E Mityana abatuuze basobeddwa abantu abatannategeerekeka baziikudde etaana

Abatuuze kubyalo Ttanda ne Nakalere ebisangibwa mu divison y’e Ttamu mu municipali y’e Mityana basobeddwa oluvannyuma lw’abantu abatannategeerekeka okusimula amalaalo n’ebakuuliita n’ebisigalira bya bafu.

Abatuuze bagamba nti basawo b’ekinnamsi abeeyongedde bandiba nga beebali emabega w’ekikilwa kino.