menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 18 hours ago
110 Views
E Nansana bakutte 4, basangiddwa mu nnyumba n'enjaga

Poliisi e Gganda mu Nansana ezinzeeko amaka g’omukyala ategerekeseeko erya Anne amanyiddwa nga maama Africa nesangayo ebikutiya by’enjaga, ebyambalo byamagye, ndaga muntu ez’enjawulo n’ebitundu ebirala.

 

Abantu bana abasangiddwa mu nyumba eno bakwatiddwa kyoka yye nyini yo maama Africa yeemuludde nadduka.