Engeri enkuba gy’efudemba ensangi zino oyinza okulowooza nti ebyalo ebisinga birina amazzi naye sibweguli.
E Mwezi ekisangibwa district y’e Kiboga abaayo embeera ebatabuseeko olw’ebbula ly’amazzi.
Bano balina nayikonto emu yokka kyoka nayo ekoma ku bidomola 12 byoka olunaku.