menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 2 weeks ago
236 Views
Ebbula ly’amazzi amayonjo: E Kyankwanzi abantu basena mu bidiba

Abatuuze mu Ggombolola y’e Wattube n’e Ntwetwe mu district y’e Kyankwanzi bali mukutya nti bandirumbibwa endwadde eziva ku mazzi amakyafu.

Eno abantu amazzi bagasena mu bidiba bya Nte ate nga makyafu ebitagambika.