menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 6 days ago
878 Views
Ekivundu ky'ebyenyanja e Busega kimazeeko abatuuze emirembe

E Busega, Kampala w’ayawukanira ku Wakiso kyekimu ku bifo ebisinga okubaamu bizinensi y’ebyenyanja.

Abatuuze b’e Busega bizinensi eno wewaawo abagirimu ebakolera naye bbo abalala bagamba ekivundu ekiwunya okubula okuzuukusa abali e magombe kibeetamizza okubeera ku Busega.