menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
430 Views
Enkola y'emirirwaana ekolera abomubyaalo naye egeenderera mu bibuga

Mulirwanwa ye muntu asookerwako ssinga oba ofunye ekizibu oba obwetaavu obulala.

Enkola eno mu byalo eky’esigamibwako okukuuma obutebenkevu n’okumanya ebigenda mu maaso mu bitundu byabwe.

Wabula mu bibuga kino kigenda kisembengerera nga batono abamanyi balirwana baabwe.

Abamu bagamba nti emirimu egikolebwa n’okutabika amawanga kyekivuddeko emiriirano okuba nga tegitwaliibwa nga ekikulu.