menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 11 hours ago
195 Views
Eyatemebwako okugulu aduukiriddwa

Kubalaza ya sabiiti eno twakulaga omukadde Gertrude Namubiru mu mboozi yaffe eyabuli mande gye twatuuma Ensi Kulaba eyatemwako okugulu olwa kkookolo.

Olwaleero waliwo abazira kisa amuduukiridde n’emiggo gyimuyambeko okutambula kubanga abadde yeewalula bw’ewaluzi oluvanyuma lw’okukwatibwako omukadde ono bweyali anyumya ku spark tv.