menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 20 hours ago
100 Views
Gwe baalimba abalongo asobeddwa: Nazzaala akamutemya nti abaana ssibabe

Yusuf Muwonge ow’emyaka 45 omutuuze w’e Nkoowe mu Ggombolola y’e Kakiri mu kiseera kino yaali mu kusoberwa oluvanyuma lwa Nazaala okukamutema nti abalongo banoonya sibabe.Ono yali yagenda ebweru nga omukyala yamuleka n’olubuto gyemutegeereza nti yazaala balongo nga bulijjo asinkikka sente.Kyoka olwakomawo bamutegeeza nti abaana omukozi yababba yye kwekutandika omuyiggo gwabaana bbe.