menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 1 day ago
159 Views
Njagala mbuzi yange: E Makerere Poliisi erwanaganye ne Ingrid Turinawe

Munakibiina ki FDC Ingrid Turinawe alumbye poliisi ye Makerere nekigendelerwa kyokununula seddume w’embuzi ye eyawambibwa poliisi omwaka oguwedde bwebaali bagenze okusondo sente zeebagamba nti zaali

zakusasula basomemesa muttendekero lino oluvannyuma lw’okuggalwa.

Poliisi temuganyiza kutwaala mbuzi eno nga egamba nti tayise mu makubo matuufu gakugitwala era nga wabaddewo okanyolagano wakati saako okuwanyisiganya ebisongovu.