menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
595 Views
Obukyaafu buzinzeeko omwaalo gw'e Lusaalira e Mityana

Lusaalira gumu ku myalo egiri ku nnyanja Wamala e Mityana.

Omwalo guno gukung’aanya abantu abasoba mu nkumi 3000 buli lunaku - bonna nga baliko emirimu gyebaddukanyizaawo.

Akabi akaliwo nti abantu bano boolekedde okufuna ebirwadde ebiva ku bukyafu olw’obutaba na kaabuyonjo.