menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 4 weeks ago
379 Views
Obumenyi bw’amateeka e Kalungu: Poliisi ekoze ekikwekweeto, ekutte 11

Poliisi mu disitulikti y’e Kalungu ekoze ekikwekweto mweyoledde abantu 11 abateberezebwa obalumba ab’oluganda ne babatusaako obulabe n’okwokya enyumba yabwe.

Abakwatte basangindwa n’amajjambiya, amafumu n’enjaga.

Bino bibadde mu gombolola y’e Lwabenge.