menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 23 hours ago
96 Views
Okulwanyisa obumenyi bw’amateeka poliisi e gganda mu Nansana ekutte abavubuka 15

Poliisi y’e Ganda mu Nansana esiibye eyigga bavubuka abateeberezebwa okwenyigira mu bikolwa ebimenya amateeka.

Eno etaraaze ebintu ebiwerako era nga ekikwekweto wekigweredde nga abavubuka abasoba mu 15 bakwatiddwa.