menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 10 hours ago
239 Views
Omuliro e Lweza: Bbaala eyidde, bingi biweddewo

Ebintu bingi bitokomokedde mu nnabambula w’omuliro akutte ebbaala ya Rio e Lweza ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ntebe.

Nnayini bbaala eno eya kalian agamba nti munda mu bbaala mu baddemu crate z’omwenge ezisoba mu 2,000.

Yyo poliisi eteebereza nti omuliro guno gwandiba nga gavudde ku byuuma by’ebookeza okuliraana ekizimbe kino.