menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
163 Views
Ssente z’abavubuka: E Kampala 100 babanoonya

Mu mwaka gwa 2013, govt yatongoza sente z’abavubuka eziri eyo mu buwumbi 265 n’ekigendererwa eky’okuyamba abavubuka okwekulakulanya.Obumu kubukwakulizo obwaziriko kwekuzizaayo mu bbanga eggere nga bamaliriza okuzikozesa.Mukiseera kino gavumenti eri mu kugobagana n’abavubuka abaafuna ku sente zino, nga wano mu Kampala abavubuka abasukka mu 100 bebanoonyezebwa.