menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 22 hours ago
134 Views
Twagala kumanya bye mwateesezza: Abajjanjabi bakutte wansi ne wagulu

Abajjanjabi n’abazaliisa nate bazzeemu okulumba wofiisi z’ekitebe ekibagatta e Mulago, nga bagala ababakulembera babannyonnyole webaakomye ne gavumenti ku by’akediimo kaabwe.

Olunaku lw’eggulo abajjanjabi n’abazaliisa kata bakwate omukulembeze waabwe ettaayi nga bamulanga okulangirira nti basazizzaamu akediimo nga tabebuziizzaako.

Poliisi erabiddwako mu kifo kino, okuziyiiza abantu bano okutabangula embeera nga bwegwabadde jjo.