menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 years 3 months ago
5,893 Views
Zungulu: Mbabazi aganye okusasula ez’okwewandiisa
Mbabazi yye bweyawulidde okusasula ez’okwewandiisa mu NRM kko yye taabisobole kaddeyo yebuuze

Eby’obufuzi byongedde okuzimba ekkubo eritugussa mu 2016. Bannabyabufuzi bamalirivu nnyo okutuuka ku byebaluubirira wadde abamu bakyabuusabusa.

Mbabazi yye bweyawulidde okusasula ez’okwewandiisa mu NRM kko yye taabisobole kaddeyo yebuuze.

Abatamuwagira bafuwa kagalo akomewo nga okwewandiisa kw’abaagala okuvuganya mu NRM kuwedde.