menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 3 weeks ago
1,107 Views
Lima, Lunda, Gaggawala: Ebikwata ku nte kika kya Boran?
Nga tukyali ku bulunzi bw’ente, olwaleero kankulage ekika ky’ente eziyitibwa Boran.

Nga tukyali ku bulunzi bw’ente, olwaleero kankulage ekika ky’ente eziyitibwa Boran. Eri ggwe atunulidde okulunda ente ez’ennyama, amatu kunkumula.

Ente eza boran zigejja nnyo ate zikula mangu ddala nga wakati w’emyezi munaana n’omwaka, ente eba ewezezza kkiro eziri wakati w’ebibiri mwataano n’ebisatu.

Eri ggwe abadde yekumidde mu kulunda ente zinnansangwa, ekika kino abakirina bagamba nti kisingira wala.

Similar Stories