menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 6 days ago
544 Views
LIMA LUNDA GAGGAWALA Obwegassi mu kulima n’okutunda cocoa
Ekirime kya Cocoa nga kyetukyatunuulidde mu mboozi yaffe eya Lima lunda gaggawala, olwaleero katulabe engeri ebibiina by’obwegassi gyebikozeemu ennyo mu kukulakulanya ekirime kino.

Ekirime kya Cocoa nga kyetukyatunuulidde mu mboozi yaffe eya Lima lunda gaggawala, olwaleero katulabe  engeri ebibiina by’obwegassi gyebikozeemu ennyo mu kukulakulanya ekirime kino.

E Bundibugyo, ekibiina ki Semlik Cooperative Union kyekisinga okuba ekyamaanyi mu bibiina ebitaba abalimi ba cocoa era nga kigatta ebibiina ebitonotono ebiwerera ddala. Bano bagamba nti okugyeregererwa abasuubuzi kyekimu ku kyabawa amaanyi okutandika ekibiina kino.

Similar Stories