menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 22 hours ago
340 Views
Lima Lunda Gaggawala: Okwongera omutindo ku Cocoa

Newankubadde nga waliwo company mu Uganda ezatandika okwongera omutindo mu cocoa alimibwa mu gwanga nga bamukolamu ebintu nga chocolate n’ebirala, Cocoa asinga okulimibwa mu ggwanga akyatwalibwa mu mawanga g’ebweru era nga eno gyebamwongereramu omutindo.

Company ezifulumya cocoa mu ggwanga zikoze kya maanyi okuyimirizaawo ekirime kino kko n’okukyagazisa abalimi n’ewankubadde nga ebisomooza nabyo bikyali bingi.

mu lima lunda gaggawa olwaleero, essira tulitadde ku makampuni agagula cocoa okuva ku balimi negamutwala emitala w’amayanja.

Bano twagala tulabe byebasinziirako okulamula ekirime kino, n’ebintu ebirala ebikolebwa ku cocoa nga tanatekebwa mu mmeeri ezimwongerayo ebweru ko n’ebisoomoza.

Similar Stories