menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 9 months 1 week ago
1,338 Views
Lima, Lunda, Gaggawala: Yiga okulundira enjuki mu nsiko
Mary Ogwal ow’omu district ye Lira, yagayalirira okusaawa ekifo awali enjuki ze era bw’etyo nefuuka nsiko.

Nga tukyagenda mu maaso n’emboozi yaffe ey’okulunda enjuki tutunulidde okulundira enjuki mu nsiko. Mary Ogwal ow’omu district ye Lira, yagayalirira okusaawa ekifo awali enjuki ze era bw’etyo nefuuka nsiko.  

Wabula oluvannyuma yakizuula nti guno gwali mukisa olw’ensoga nti enjuki zeyongera mu mizinga ate n’omubisi gwafuna nagwo negweyongera olw’ensonga nti enjuki zaagala nnyo awantu awatali bizisumbuwa.

Similar Stories