menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 2 weeks ago
485 Views

Share this story

Ebisigalira by'abajaasi ba UPDf abitiddwa e Somalia bikomyeewo
Ebisigalira by’abajaasi b’eggye lya UPDF abafiriidde mu ggwanga lya Somalia bituuse olwaleero wali ku kisaawe ky’enyonyi eky’amagye Entebbe.

Ebisigalira by’abajaasi b’eggye lya UPDF abafiriidde mu ggwanga lya Somalia bituuse olwaleero wali ku kisaawe ky’enyonyi eky’amagye Entebbe.

Bano e 12 bafiriidde mu bulumbaganyi obwabakoleddwako abatujju ba Al-shabaab mu katundu akanyiddwa nga Gorowen mu kitundu kye Lower Shabele nga bali mu kulawuna.

Amagye gategezeezza nti kino tekigenda ku bajja ku mulamwa ogwabatwala.