menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
296 Views

Share this story

Mutusasule ezaffe -Abaazimbira agape ministries beesaze akajegere
Abakulu mu kanisa eno ba balumiriza nti baabadde balinze ababagabira obuyambi bajje olwo bafune ensimbi ez’okuwa bano

Kanisa ya Agape Sanctuary Ministries International yandigwa mu buzibu, oluvannyuma lwa ba yinginiya beyapangisa okugizimbira amakanisa mu Uganda okugissa ku nninga ebasasule ensimbi zebagibanja.

Abantu bano nga basoba mu kikumi, bagamba nti bateesa n’ekanisa ya Agape okubaako webatuusa omulimu n’oluvannyuma basasulwe kyokka bakanze kulindira myezi mukaaga nga tewali kivaayo.

Abakulu mu kanisa eno ba balumiriza nti baabadde balinze ababagabira obuyambi bajje olwo bafune ensimbi ez’okuwa bano.