menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 21 hours ago
673 Views

Share this story

Ekkomo ku myaka: Museveni asisinkanye ababaka
Abamu ku babaka ba palamenti ku kakiiko akavunaanyizibwa ku by’amatteeka bagaanye okugenda okusisinkana Pulezidenti Museveni

Abamu ku babaka ba palamenti ku kakiiko akavunaanyizibwa ku by’amatteeka bagaanye okugenda okusisinkana Pulezidenti Museveni ku bbago ly’okujjawo emyaka gy’omukulembeze.

Bano era bawakanya nekya palamenti okugaana okubawa ensimbi okwebuuza ku bantu ku nsonga eno.

Bbo ababaka abasazeewo okugenda , ensisinkano ebadde mu maka g’obwa Pulezidenti Entebbe, era nga bagamba nti abo abategeeze ddembe ly’abwe