menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 2 weeks ago
501 Views

Share this story

Emivuyo ku ttaka: Abayindi baagala Amin byeyabaggyako bibaddire
Abayindi abagobwa eyali pulezidenti Idi Amin Daada mu mwaka gwa 1972 batadde abawebwa ettaka lino ku bunkenke mu bitundu by’e Mbale

Abayindi abagobwa eyali pulezidenti Idi Amin Daada mu mwaka gwa 1972 batadde abawebwa ettaka lino ku bunkenke mu bitundu by’e Mbale.

Kati baagala essomero lya Elgon Nursery and Primary school eribadde liddukanyizibwa bannayuganda okumala emyaka 44 libaddizibwe.

Okusaba kuno bakukoze eri akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire akali e Mbale mu kitundu kino