menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 14 hours ago
219 Views

Share this story

Zzaabu e Karamoja: Gavumenti temanyi bamuganyulwamu
Byabagambi ategezeza ng’okusima zaabu bwekujuddemu abafere abafiriza gavumenti emisolo ngabamukukusa

Minisita w’ensonga za Karamoja John Byabagambi ategezeza nga minisitule ye bwetamanyi bantu batuufu abaggula eky’obuggaga ekya zaabu okuva ku bantu be Karamoja.

Byabagambi  ategezeza ng’okusima zaabu bwekujuddemu abafere abafiriza gavumenti emisolo ngabamukukusa .

Olweero ba Ambassada b’amawanga ga Bulaaya bakyaddeko mu birombe bya zaabu e karamoja  nebekkokkola embeera gyebasanzeeyo.