menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 21 hours ago
310 Views

Share this story

Okutumbula eby’enfuna by’eggwanga: Minisita Kasaija alabudde bannabyabufuzi
Kasaija bino yabyogeredde mu kukubaganya ebirowoozo ku kutumbula ebyenfuna byeggwanga , okwategekeddwa NTV n’eminisitule y’ebyensimbi , olwatuumiddwa NTV Economic summit 2017

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija alabudde bannabyabufuzi okwegendereza ebigambo byeboogera kubanga ebimu bizingamya ebyenkulaakulana y’eggwanga.

Kasaija bino yabyogeredde mu kukubaganya ebirowoozo ku kutumbula ebyenfuna byeggwanga , okwategekeddwa  NTV n’eminisitule y’ebyensimbi , olwatuumiddwa NTV Economic summit 2017.

Ono era akalaatidde n’abasuubuzi bakuno okuteekawo kampuni ezisobola okwenyigira mu kukola enguudo, kubanga  ssente zeteeka mu mbalirira buli mwaka  zitwalibwa kamuni ngwiira