menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 21 hours ago
400 Views

Share this story

Ssabiti ya togikwatako: Ababaka bawera nkolokooto, ate nne poliisi ebalabudde
Omwogezi wa gavumenti Ofwono opondo abalabudde nti amateeka tegagya kulonzalooza kubanyweza singa beyisa mu nkola etagasa.

Ababaka ba  palamenti ab’oludda oluvuganya gavumenti , bategeezezza nga ssabiti egya bweri eyokwambala ebimyufu era nga bagituumye Togikwatako wiiki.

Bano  nga boogerako nebannamawulire olwaleero , bategeezezza nti nga alipoota ku bbago lyemyaka eyanjulwa eri ababaka , tebagenda kusirika busirisi.

Kyoka omwogezi wa gavumenti Ofwono opondo abalabudde nti amateeka tegagya kulonzalooza kubanyweza singa beyisa mu nkola etagasa.