menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
359 Views

Share this story

Abaateebwa okuva e Nalufeenya boogedde
Abengandazabwe bano omwali Ivan Kabaale , George Wanzige ne Ibrahim Musisi batubuulira nga bwebali batendewaliddwa nga bagala kwekubira nduulu mu kkooti zibalamule.

Nga taano omwezi oguwedde , twakulaga eggulire  eryabasajja basatu  abaali bakwatiddwa poliisi , kyoka nga abenganda zabwe tebamanyi misango gubakwasizza , era nga tebakirizibwa nakubalabako.

Abengandazabwe bano omwali Ivan Kabaale , George Wanzige  ne Ibrahim Musisi  batubuulira nga bwebali batendewaliddwa nga bagala kwekubira nduulu mu kkooti zibalamule.

Bano  Poliisi yabegaana.

Abaali bakwatiddwa kati bateereddwa , era nga boogeddeko naffe .