menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 5 days ago
2,263 Views

Share this story

Obunkenke e Kenya: E Kisumu bazibye amakubo, poliisi n’amagye bagumbye

Gavumenti evuddeyo negumya bannansi nga bweri enetegefu okubakuuma ne byaabwe.

Poliisi mu ggwanga lya Kenya ekakasiza nga bwewaliwo omuntu omu afiiridde mu kweekalakaasa olw'ebyakava mu kulonda.

Mu bifo nga Homabay, Mathare, ne Kisumu  n’awalala okwookya ebipiira, n’okugobagana ne poliisi birabiddwako.


Embeera esibye y’abunkenke olunaku lwona mu bitundu bino.


Gavumenti evuddeyo negumya bannansi nga bweri enetegefu okubakuuma ne byaabwe.