menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
526 Views

Share this story

Bba wa Minisita Amelia Kyambadde ayimbuddwa okuva e Luzira, amazeeko ekibonerezo
Ono yali yaggalirwa okumala emyezi mukaaga kubigambibwa nti aliko omuyindi Amudan Kani gweyaguza e Kizimbe kyoka bweyayagala okukokoleramu emirimu nasanga nga Kyambadde teyakirinaako buvunaanyizibwa.

Ekitongole ky’amakkomera kikasizza nga Wilson Kyambadde nga ono ye bba  wa Minisita Amelia Kyambadde bwatereddwa okuva mu kkomera e Luzira  enkya yaleero.

Ono yali yaggalirwa okumala emyezi mukaaga kubigambibwa nti aliko  omuyindi Amudan Kani gweyaguza e Kizimbe kyoka bweyayagala okukokoleramu emirimu nasanga nga Kyambadde teyakirinaako buvunaanyizibwa. 

Bwatyo kkooti yamulagira addise omuyindi akawumbi kamu mu obukadde lukumi bweyamujjako naye nga tazirina . Kyoka ono wadde avudde mu kkomera singa tasasula nsimbi zino , bawannyondo bakubowa ebintu bye