menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
324 Views

Share this story

Ensonga z'ettaka: Akakiiko kaagala aduumira poliisi e Hoima akangavulwe

Omulamuzi Catherine Bamugemereire ayagala ekitongole kya Poliisi ekikwasisa empisa kikangavule aduumira poliisi e Hoima Bernard Akankwasa olw’okunyomoolae ebiragiro bya kooti ebyaali bimugaana okusengula enkumi nenkumi zabantu ku ttaka e Hoima.

Bernard Akankwasa yakunyiziddwa akakiiko k'ebyettaka kubigambibwa nti yeyavako abantu abasukka mu nkumi nnya okubundabunda